Luganda

Ffena Twekabire Omubaka wessaza lye Nakifuma Hon Ssimbwa Alabudde Bana Uganda kuteeka lya UPDF

Ssemaganda Moses Hope
By Ssemaganda Moses Hope


Ffena Twekabire Omubaka wessaza lye Nakifuma Hon Ssimbwa Alabudde Bana Uganda kuteeka lya UPDF
Ffena Twekabire Omubaka wessaza lye Nakifuma Hon Ssimbwa Alabudde Bana Uganda kuteeka lya UPDF

Share


 


Ngolunakku olwaleero palamenti ya uganda egenda Maaso Nokuyisa ebaggo elilungamya ejje lyegwanga UPDF Amendment Bill 2025 Omubaka wessaza lye Nakifuma Hon Ssimbwa Fred Kaggwa Avuddeyo nalabula Bana uganda okwekabilaako kubanga Amateeka Gano gonna agayisibwa galetebwa Mumutima mubi ogwokulaba nga Banyigiliza Bana Uganda okubulwa newebanywa Amazzi.

 

 

Okusinziila ku Hon Ssimbwa agamba abantu baffe naddala abawansi bolekedde akaseera akazibu kubanga abanyigiliza abantu bawansi bafunye akaganya okutukiliza ebigendererwa byabwe.

 

 

Banansi basubiire ekibba Ttaka okweyongela kubanga kigenda kuba kyangu ababbi bamatakka okujweteka emisango kumuntu wabulijjo olwo babatwale mukooti zamajje babanyigile Eyo awatali ayamba.

 

Ayongeddeko nti wekituuka kubasibibwa nga babalanga Ebyobufuzi Nabo Bafunye Webabakwasiza ekintu ekyelalikiliza okukamala

 

Àbabaka kuludda oluvuganya Gavumenti nga bakulembedwamu Abakulila Hon Joel Senyonyi abalagidde okuyimuka bafulume olutuula lwa Palamenti kubanga tebasobola kukiliza kubeera kitundu kukuyisa Amateeka aganyigiliza Banansi ekintu kyebakoze nebafuluma okugenda mulusilika olutatute kiseera kiwanvu.

If you have a story in your community or Opinion piece that you would like to share, send us an email via [email protected]

MOST POPULAR STORIES

© Copyright 2026, All Rights Reserved