Luganda

Omwoleso Gwebyobuwangwa Gutandikidde mu Ggiya ku National Theater

Ssemaganda Moses Hope
By Ssemaganda Moses Hope


Omwoleso Gwebyobuwangwa Gutandikidde mu Ggiya ku National Theater
Omwoleso Gwebyobuwangwa Gutandikidde mu Ggiya ku National Theater

Share


Ng'omu kawefube w'okutumbula ebye nono n'obuwangwa, akulira Uganda National Cultural Centre,ngono ye Francis  Peter Ojedde yebaziza Ekitongole ki The-Cross Cultural Foundation of Uganda okutegeka omwoleso gw'webye nono oguyindidide ku National Theatre mu Kampala.

 

 

 

 Ono   akubiriza buli muntu okuuma butilibiri ebyeda kuba tebizikawo. Wabula yeyamye okutuusa ensonga zabo aboleseza eri abakwatibwako era abakakasiza nti zijja kolwako. Ono oluvanyuma agudewo omwoleso guno ogugenda oyindira enaku bbiri.

Ye Simon Musasizi ku lwa Senkulu we kitongole kino yebaziza obukulembeze bwa  national theatre okubakiliza okutegekerawo omukolo guno.


Anyonyode obukulu bw'omukolo guno nga kuliko nokufuba okulaba nga ebyenono bikozesebwa mukuuma obutonde. Ono era alaze butya bwebayambyeko abayizi masomero naddala aga siniya  okuuma okuyiga ebifa ku byobuwangwa byabwe ne nono.

If you have a story in your community or Opinion piece that you would like to share, send us an email via [email protected]

Tagged In

MOST POPULAR STORIES

© Copyright 2026, All Rights Reserved