Luganda

Abe Luweero Basiimye Dr JC Muyingo olwokyuusa ekitundu nga Asomesa Abaana Okuyita mu BEF Aba Diguli Zisoba 10000 bo aba Dipuloma Zisoba 20000 Bibiina Somako wano.

Ssemaganda Moses Hope
By Ssemaganda Moses Hope


Abe Luweero Basiimye Dr JC Muyingo olwokyuusa ekitundu nga Asomesa  Abaana Okuyita mu BEF Aba Diguli Zisoba 10000 bo aba Dipuloma Zisoba 20000 Bibiina Somako wano.
Abe Luweero Basiimye Dr JC Muyingo olwokyuusa ekitundu nga Asomesa Abaana Okuyita mu BEF Aba Diguli Zisoba 10000 bo aba Dipuloma Zisoba 20000 Bibiina Somako wano.

Share


Abantu Bokukyalo Busoke mu Gombolola ye kalagala mu  Ssaza lye Bamunanika mu Luweero Basiimye Owek Hon Dr JC Muyingo olwokufuba okulaba nga atumbudde Bamunanika nga Ayita Mukusomesa Abaana ekikyusiza obulamu Bwabaana Bangi Ddala Nokubuulula amakka Mangi nga Kati Galimu Abayivu Abasobodde okuletawo enjawulo kubyalo 

 

 

Bino byonna bibadde kumukolo gwamatikila Mumakka Gomwami Nomukyala Byakatonda Matovu Omwana wabwe Mable wakonodde Diguli mukubalilila ebitabo ku Ssetendekero wa Kyambogo.

 

 

 wano abadde omwogezi owenjawulo era Akikilidde Minisita Muyingo Omuyambi we Waswa Abdulkarrim Tamale Asinzidde wano Nasaba Abo bonna abafunye omukisa okusoma bafube nyo okulaba nga Bagasa ebitundu mwebava nga okwolesebwa kwa Owek Muyingo kweyafuna emyaka egiyise okulaba nga Ekitundu kikyuuka

 

 

 Rev fr Ssempijja Joseph Mukasa Balikuddembe Asinzidde wano Neyekokola Abantu Abagayaavu nagamba bano bebaviriddeko obwavu okwelisa enkuli Mubana Uganda Nasaba Abaana okumanya kyebagaala okufuuka nabazadde okubayambako okubazuula Obusobozi bwabwe Nabasaba nokufuba okwewala ebyobwerere wabula bateeke Amanyi mukukola "Sibuli afunye Sente nti Amala kuloga kubanga bangi abagenda mumasabo naye si Baggaga nolwekyo tewali akuloga wabula wezuule omanye Obusobozi bwo olwo oja kuyimuka .

 

 

 

Minisita Muyingo mukaseera Kano yakawerela Abaana mu Bamunanika abalina zi Diguli abasoba mu 10000 bo abalina zi Dipuloma 20000 Nokusoba nga Abalina zi Certificate Omuwendo gwabwe gusuka 40000 wadde nga emiwendo jeyongela buli Lunaku  wabula Bino byonna abikola nga Ayita Mukitngole Kya Bamunanika Education Fund( BEF)

 

 

 

821 👁️ 👁️ views…

 

 

If you have a story in your community or Opinion piece that you would like to share, send us an email via [email protected]

MOST POPULAR STORIES

Š Copyright 2026, All Rights Reserved