Luganda

Mukuume ebintu Gavumenti Byezimbye Minisita Onek Asabye Bana Uganda mu NRM Manifesto week

Ssemaganda Moses Hope
By Ssemaganda Moses Hope


Mukuume ebintu Gavumenti Byezimbye Minisita Onek Asabye Bana Uganda mu NRM Manifesto week
Mukuume ebintu Gavumenti Byezimbye Minisita Onek Asabye Bana Uganda mu NRM Manifesto week

Share


  Bana uganda basabidwa okukwata obulunji nokulabilila obulunji ebintu ebibeera bikoledwa Gavumenti mukawefube owokulaba nga ensimbi eziba zibikoze teziffa togge.

 

 

Obubaka buno bubaweredwa minisita omubezzi owebyatakka ,amayumba nenkulakulana ye bibuga Hillary onek ono agamba buvunanyizibwa bwabuli muntu okukuuma ebyo ebiba bikoledwa Gavumenti mubyenkulakulana  nga enguudo ,emyala obuyonjo mubibuga sako nebilala.

 

 

Onek okwogera bino asinzidde ku office ya sabaminisita wa uganda  wano mukibuga kampala ebitongole bya gavumenti webisinzira okulaga egwanga ebyo byebasobodde okukola  mubanga lyebakatambulako mukisanja  kino ngabesigama kwebyo byebasubiza okukola nokulera egwanga lyabwe nga etekateeka eno emanyidwa nga manifesto week .

 

 

 

Minisita hillary onek asinzidde wano nategeza nga bwebasobodde okutukirizza esonga 14 kwezzo zebali basubizza okukola mukisanja kino omuli okugaziya eguddo mubibuga nezzo eziyingirayo ,nga zino ezizimbidwa ziwereraddala 214,basobodde okuteeka amatala ga sola kunguddo zonna mubibuga ,basobodde okulyanyisa ekibba takka ngabatekawo etekateeka ezenjawulo omuli nokweyambisa portal ngeno ekola eyambye abantu okumanya ebikwata ku ttaka ngabeyambisa tekinologiya .

 

Moses ssekabira  okuva mu ministule ye'byettaka nga ono akola gwakuwandisa byapa bwati bwayongedde okuttanya kungeri gyebagenda nga bamalawo obuvuyo bwettaka nawera ngabwebatagenda kuganya muntu anyigiliza muntu munne yadde abo abeyita abanene bagambye babulabe kukuleeta emivuyo 

 

 

902 👁️ 👁️ views…

Tagged In

MOST POPULAR STORIES

© Copyright 2026, All Rights Reserved