Babaano Bana Kayunga bawadde Ensonga 15 Lwaki Bakyetaaga Hon Charles Tebandeke
Lwaki nga kayunga district e kyetaaga Hon. Tebandeke Charles1. Ye nyini kuleeta opposition eyensonga mu kayunga district, Tebandeke yasanga opposition mu kayunga district nga Yaalwaali eranga terina bukulembeze yadde mirandira wantu wonna mu kayunga, kituffu aba opposition baali mu Naye nga tebali coordinated yadde naketondo, Opposition yali evuumbeera buvumbeezi nga n abantu olumu batya okweyiita oba opposition, by 2020sKayunga district yalinayo councillor omu yekka mu district gonna era nga agambiwa okubeera owa FDC, 2 .Tebandeke azimbye era naggumiza opposition naddala NUP, yye awamu n'omugenzi Ffeffekka, Kamulegeya, Sebulege, Ojambo batandika okukunganya banankyukakyuka mu kayunga district n'okuzuula abaali basobola okwesimbawo mu biffo ebyenjawula, nga kwotadde n'abamu okubayingiza n'obagazisa NUP eranga omwo ne Nakwedde eyali owa FDC mwayagira, kigambibwa nti kaweffube Oyo yena Tebandeke ye yamusangamu entambula ne sente okwetooloola kayunga yonna. 3 . Mutabaganya era muzanganda, asobola okwawula eby'obufuzi n'obuweereza,(service delivery)Tebandeke mukulembeze so ssi munabyafuzi nga abalala bwebali, Agasse abantu bonna mu kayunga district awatali kusosola mu mawanga, mu madiini, kikula ky abantu oba ebibiina by'obuffuzi. 4 .Tebandeke ayagalwa abantu bonna, era abasinga bagamba nti Akassajja kalina omukisa5 .Tebandeke ayogera amazima mu buli nasonga, kyakoze ne kyatakoze akyogera nga bwekiri waddenga kituffu oba kikyamu akyogera nti nakikoze atte nakuwa nensonga lwakki yakikoze oba lwakki te yakikoze 5 .Tebandeke Muntu wabantu bonna atte afittinga mu buli category yabantu bonna, Amanyi kki kya yinza okwogera n'abaana abatto, abantu abakulu, abazeeyi, abavubuka, abaami, abakyala, bana Ddiini,Amani Anni owogambi kki, otya,WWA era ddi? Ekyo ki muwa enkizo eyamanyi. 6 .Kayunga district ebadde nabakulembeze abaludde kku scene nga abantu babalabidde ebbanga era nga babamanyiza amaaso, Tebandeke akyali muvubuka mutto, eyakuzibwa mubulimbeera atte nga mugezi atte omukalaba kalaba atte nga mukakalukanyi ye nsonga lwakki tavva mu Bantu 7 .Tebandeke nga kayunga district kwesibidde atte era kwerina okuzimbira, nga ojjeekko Hon. AMOSI LUGOLOOBI asuubirwa nti senga abeera awangudde akalulu ka 2026,kyandimubeerera elizibu okudda kubanga abeera agenda mu Bisanja bittaano awamu ne Mwanyina Nantaba, Nsanja yali abadeyookko attenga bwolaba abavuganya ne Tebandeke e Bbaale nabo sibakulu bukulu mu myakka Naye ne mu by'obuffuzi, Kitegeeza Tebandeke asigala wankizo nga MUNA kayunga musaayi muto mu by'obuffuzi, ow ensonga nga atte Alina experience mu ntambuza yeemirimu mu buli mutendeera nga AMOSI LUGOLOOBI Bwali. 8 .Tebandeke musajja mukozi nyo atte muyiiya era mutetenkanya, era ye mukulembeze saawa zinno buli kiniina nabuli Muntu ow'ekigendererwa gwe yanditaaze naddala mu kayunga atte ne mu Buganda yonna, Mu banabyabuffuzi wano mu Buganda abakayingira mu parliament, Tebandeke tosobola ku mubuusa mmaaaso mu bulinsonga yonna, munda mu parliament oba wabweeru wa parliament, 9 .Banabyabuffuzi wanno mu Buganda, Tebandeke yoomu ku bayinza okwambala engatto za banabyabuffuzi nga, Semujju, Nambooze, kivumbi, Mpuuga, kennie Lukyamyzi n abalala atte ne mugwanga Uganda, Tebandeke asigala wankizzo 10 .Tebandeke musajja mwogezi, atanya bulungi ensonga, munonyereza, musomesa, MUNA Ddini atte Kati Munamateeka, Anyumira ebyemizanyo, munabyamizanyo, muyimbi nga atte buli kimu kyenyigiramu atte nakigyamu. 11 .Tebandeke alemera ku nsonga naddala eziyamba omuntu wabulijjo, awa obudde buli nsonga, a kola okunoonyereza, atte bwa beera ayogera, ayogeza BWINNO, simwewulize atte ajja mu bulimbeera 12 .Tebandeke kuva dda yalemera kunsoga za bavubi, Kati akutte kunsonga Z'ettaka, EMWANYI attenga ayogeza tteeka era ensonga azigonjoola mu ttekka, mu bweruffu, mumazima atte mubwenkanya, Kunsonga Z'ettaka aze akyogera lunya nga era agamba abantu mu nkiiko Z'ebyettakka nti Bwobeera oze lwabyabuffuzi gwe Terra otuviire abantu atte unsteady nebajja mu bungi. 13 .Tebandeke akoleddeabantu, abakyala bamwagala 100%, akutte ku by'obulamu(asomeseza abasawo, Ambulance,lobbying Health facilities etc), Bursaries mubyengigiruza, e by'obulamu, mazzi-amayonjo, masanyalaze, Enguudo-wano alima neezizze ku sente zze nalondola ne za government, munomukabi, okwekulakulanya-Nsindika njakke nebirala binji. 14 .Tebandeke akyusiza nyo ebyobuffuzi by a Bbaale ne kayunga district nga awamu, abantu banji baabuusizza okulaga amazima nenkola y'ebintu. 15. Tebandeke saawa eno yye Ttaala ya kayunga district, yajjayo Bbaale eyali temanyikidwa nya Kati yesinga okuwulikika mu kayunga district, Kayunga erina ba minister babiri, Amosi Lugaloobi ne Aida Nantaba nnaye Tebandeke abali walakko mu kufunna etutumo